TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Uganda egenda kutuuza olukung'ana lw'Abagayidi olw'ensin yonna

Uganda egenda kutuuza olukung'ana lw'Abagayidi olw'ensin yonna

Added 7th December 2018

Uganda egenda kutuuza olukung'ana lw'Abagayidi olw'ensin yonna

UGANDA egenda kutuuza olukung'aana lw'Abagayidi olw'ensi yonna mu omwaka ogujja.

Sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga ye yakakasizza bino ng'aggulawo olukung'ana lw'Abagayidi mu Uganda olwa ‘Uganda Girl Guide Association' olwabadde ku J and M Hotel  ku lw'e Ntebe.

N'agamba nti Uganda egenda kutegeka olukung'analw'Abagayidi mu nsi yonna olumanyiddwa nga ‘World Girl Guide Aasocaion Conference' olw'okubaawo omwaka ogujja.Yakunze bammemba b'ekibiina ky'abagayidi okwongera okuyigga bammemba abalala omuwendo gwabwe gusobole okweyongera okuva ku 200,000.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ronald Kasirye ng'ali waggulu ku muti gw'amasannyalaze.

Omusajja alinnye omuti gw'a...

ABATUUZE b'e Ntinda mu ministers Village bakedde mu ntiisa oluvannyuma lw'omuvubuka ategerekeseeko nga Ronald Kasirye...

Paasita Mondo ne bakanyama.

Paasita Mondo adduse mu ggw...

PAASITA Mondo adduse mu ggwanga agamba waliwo abagaala okumutta. Mikwano gya Paasita Mondo nga bakulembeddwaamu...

Bannaddiini mu kuziika omugenzi Kibuuka Musoke.

Amagye ga Gavumenti ya Ethi...

ADDIS ABABA, Ethiopia ABANTU 750 ababadde beekwese mu Klezia bazingiddwaako amagye ne battibwa kirindi. Abamu...

Amaka Maj. Zizinga  (mu katono ku kkono) w’abadde abeera.

Ekiraamo kya Zizinga kiwuun...

EKIRAAMO kya Maj. Kulovinsa Oliver Nakimbugwe Zizinga 85, kyasomeddwa mu Lutikko e Namirembe, abakungubazi ne bawuniikirira....

Hajji Jamir Ssebalu.

'Abakozi mufeeyo ku mirimu ...

Omukugu mu by'obusuubuzi n'okusomesa abantu ku ntambuza y'emirimu n'enkwata ya ssente, Hajji Jamir Ssebalu akubirizza...