TOP

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUBIRI

Added 10th December 2018

Bawambye omwana omulala ne basaba obukadde mukaaga; bamusse omulambo ne bagusiba mu kadeeya.

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUBIRI

Olutalo lusituse  buto ku bizimbe bya Muhangi ebikaayanirwa, Basajjabalaba bw'awadde ebiragiro abasuubuzi ababikoleramu.

Abantu 50 abaasimatukka eryato ne babula bazuuse bwe bagenze ku poliisi okuggyayo ebintu byabwe ebyagwa mu nnyanja.

Ssenga wa Bukedde azze n'ettu mutasubwa omuli abasawo nga bannyonnyola ebivaako ‘tteepu' okulemera mu ‘kaseti'; ssaako abawala n'abasajja abanoonya obufumbo.

Mu Byemizannyo, tukubye ttooci mu kibinja C mu mpaka za Champions League ne tukulaga olusozi kiraabu okuli Liverpool, PSA ne Napoli ze lwolekedde okwewonya okudda mu za Europa.

Tosubwa ne kalonda yenna akwata ku mupiira gwa liigi wakati wa Express ne KCCA FC.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...