TOP
  • Home
  • Amawulire
  • 'Buli lwe ndaba omwana wange nzijukira Ssekukkulu

'Buli lwe ndaba omwana wange nzijukira Ssekukkulu

Added 12th December 2018

‘Buli lwe ndaba omwana wange nzijukira Ssekukkulu

ELDARD Wamala omutuuze w'e Kitala agamba Ssekukkulu ekyasinze okunyumira ya 2013 mwe yafunira mukyala we oluvannyuma lw'ebbanga eddene. Omukyala yantawaanya nnyo kumpi okumala emyaka ena nga bw'anziza eno n'eri.

Okunkebera omusaayi yantwala emirundi egisoba mu etaano mu bifo eby'enjawulo nange ne mussa akasiiso. Bwentyo, nange namusaba mutwalire muganda wange amulabeko era gye tuba tuliira Ssekukkulu. Bwe twatuukayo namuliisa buli kye nnali njagala n'ebyokunywa kuba nnali nkooye okulinda.

Olwali okuva eyo bwetyo nange ne mufunza okukkakkana nga nfunye n'omwana wange asooka kati. Omwanabuli lwe mutunuulira nzijukira Ssekukkulu eyo yennyini kuba teyansala mu butuufu ng'omusajja nnali neesunga dda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kizza Senninde

Bba wa minisita Rosemary Se...

ZEFANIYA Kizza Senninde nga ye bba wa minisita omubeezi ow'ebyenjgiriza ebisookerwako, Rose Nansubuga Senninde...

Abamu ku baagala okufuna tikiti nga balwanira ku kitebe kya NUP.

Aba Bobi Wine bayomba lwa l...

OLUTALO luzzeemu ku kitebe ky’ekibiina kya Bobi Wine ekya National Unity Platform e Kamwokya nga luva ku lukalala...

Liverpool eyagala Mbappe

OKUZIMBA ttiimu ejojobya Bulaaya, omu- tendesi wa Liverpool, Jurgen Klopp abikwasizza maanyi.

Bashemera n’abaana be. Okuloota ng’ofunye omulimu mu nsi z’ebweru n’ogugaana kitegeeza ki? Nze Gift J e Makerere. Kikulabula obutalowoolereza mu bintu ebiri

Muggya wange yatta bbaffe n...

OKUFA kwa baze kwankuba wala katono ngwe n’eddalu. Abasawo baakola kya maanyi okumbudaabuda n’okunzizaamu essuubi...

Bobi Wine (wakati) lwe yali ne Latif Ssebaggaka (ku kkono) ne Chameleone (ku ddyo).

Kitegeeza ki Latif okuva mu...

LATIF Ssebaggala okuva ku kuvuganya ku kifo kya Loodi Meeya kiddiridde enteeseganya z’abavuganya Gavumenti ne bakkaanya...