TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omulimu gw'okuddaabiriza omugga Nakalele guli mu ggiya

Omulimu gw'okuddaabiriza omugga Nakalele guli mu ggiya

Added 12th December 2018

Omulimu gw'okuddaabiriza omugga Nakalele guli mu ggiya

OMULIMU gw'okuddaabiriza olutindo lwe Kira olumanyiddwa nga  Nakalele olwakuluggusibwa omugga Mayanja mu nkuba ebadde efundemba ebiro bino.

Wabula Bayinginiya abali ku mulimu gw'okuddaabiriza olutindo luno nga bakulembeddwa Eng. Joroba James bategeezezza nti gutambula kasoobo olwe mbeera y'obudde etannaba kutereeza ate nga ne bikozesebwa ng'ettaka tebirabikalabika.

Joroba ategeezezza nti omulimu ogukolebwa gwa kiseera okusobola okuyambako abantu okukozesa oluguudo wabula ng'emmotoka ennene ssi z'akukkirizibwa kuyitako okuggyako eza buyonjo okutuusa mu April minisitule ng'emaze okukakasa nti oluguudo luno lumaze okuddaabirizibwa.

Yagambye nti omulimu ogukolebwa mu kiseera kino era ogugenda mumaaso gw'akumalawo obukadde 130 era nga munisipaali y'e Kira yeyawaddeyo ensimbi ezo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kizza Senninde

Bba wa minisita Rosemary Se...

ZEFANIYA Kizza Senninde nga ye bba wa minisita omubeezi ow'ebyenjgiriza ebisookerwako, Rose Nansubuga Senninde...

Abamu ku baagala okufuna tikiti nga balwanira ku kitebe kya NUP.

Aba Bobi Wine bayomba lwa l...

OLUTALO luzzeemu ku kitebe ky’ekibiina kya Bobi Wine ekya National Unity Platform e Kamwokya nga luva ku lukalala...

Liverpool eyagala Mbappe

OKUZIMBA ttiimu ejojobya Bulaaya, omu- tendesi wa Liverpool, Jurgen Klopp abikwasizza maanyi.

Bashemera n’abaana be. Okuloota ng’ofunye omulimu mu nsi z’ebweru n’ogugaana kitegeeza ki? Nze Gift J e Makerere. Kikulabula obutalowoolereza mu bintu ebiri

Muggya wange yatta bbaffe n...

OKUFA kwa baze kwankuba wala katono ngwe n’eddalu. Abasawo baakola kya maanyi okumbudaabuda n’okunzizaamu essuubi...

Bobi Wine (wakati) lwe yali ne Latif Ssebaggaka (ku kkono) ne Chameleone (ku ddyo).

Kitegeeza ki Latif okuva mu...

LATIF Ssebaggala okuva ku kuvuganya ku kifo kya Loodi Meeya kiddiridde enteeseganya z’abavuganya Gavumenti ne bakkaanya...