TOP

BUKEDDE W'OLWOKUBIRI AZZE MUSAVA

Added 17th December 2018

Mu Ssenga: Abakazi banyiivu ku basajja abasinda omukwano gw’EKIKWATE. Babalaze bye balina okukola bwe babeera baagala nabo bafune ku ssanyu mu ggandaalo lya Ssekukkulu.

Mu Ssenga: Abakazi banyiivu ku basajja abasinda omukwano gw'EKIKWATE. Babalaze bye balina okukola bwe babeera baagala nabo bafune ku ssanyu mu ggandaalo lya Ssekukkulu.

Tukulaze lwaki amagye galemedde Kitatta. Mukazi we atemye omulanga nga banne abalala bayimbuddwa.

Abaalumbye edduuka lya sseminti babattiddeyo.

Mulimu omukozi wa yunivasite gwe bateeze ng'ava okukola ne bamutta.  Byonna mu Bukedde w'Olwokubiri.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu lusozi ttiimu za Bungereza okuli Liverpool, ManU, Spurs, Chelsea ne Arsenal lwe zoolekedde mu mpaka za Champions League ne Europa oluvannyuma lw'akalulu k'eggulo akaabasudde ku ttiimu ze banaayambalagana nazo mu luzannya oluddako.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....