TOP

Etteeka ku kisengulabantu ligguse

Added 27th December 2018

OMUBAKA w’e Nakaseke, Paul Lutamaguzi Ssemakula asuubizza okuleeta mu palamenti etteeka eritangira okumala gasengula bantu ku ttaka.

 Omubaka Luttamaguzi

Omubaka Luttamaguzi

Yagambye nti, agenda kukolagana ne Ssaabaluhhamya wa Gavumenti ku by'amateeka okulaba ng'aleeta etteeka eriruhhamya eby'okugoba abantu ku ttaka.

Kino kiddiridde eby'ekibba ttaka n'okusengula ab'ebibanja okulinnya enkandaggo era Lutamaguzi agamba nti omuze guno gulina okunogerwa eddagala abagagga balemenga kwanguyirwa bya kusengula bantu ku ttaka.

Yabadde ayogera ku leediyo ya FM emu n'agamba nti ayagala etteeka erifuga ettaka likyusibwe ettaka lireme kubeerangako bwannannyini bwa bantu babiri ku ttaka limu.

Ow'ekibanja abe n'erirye ne nnannyini abeere n'erirye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu