TOP

Bamukutte abba amataala ku mmotoka

Added 7th January 2019

Omusajja eyeefudde azze okulamuza mmotoka bamukubye mizibu, poliisi y'emutaasizza.

EYEEFUDDE azze okugula emmotoka bamukutte abba obutaala ne bamukuba mizibu.
Ali Chama 40 (mu katono), ow'e Kireka ye yasangiddwa ng'agezaako okubba obutaala bw'emmotoka mu kifo we booleza emmotoka e Bugoloobi.

Moses Lubwama omukozi mu kifo kino yagambye nti zaabadde ssaawa 7:00 ez'emisana, Chama n'ajja ne yeefuula alamuza emmotoka era n'agenda ng'azirambula  kyokka baagenze okutunula  mu kkamera eziri mu kifo ng'asokoola amataala mu mmotoka y'ekika  kya Mark X UBB 378Y.

Poliisi okuva e Bugoloobi  ye yazze okumutaasa ku baabaddewo abaabadde batandise okumukuba. Yagguddwaako omusango gw'obubbi ku fayiro nnamba SD 19/06/01/2019 ku poliisi e Bugoloobi.
 
   

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omukazi lwe yeeronda n'atam...

ABASAJJA abamu babeera mu maka nga bali ku maggwa olw’abakazi abeeronda ku buli nsonga. Ab’engeri eno mu kiseera...

Akena ng’alayizibwa ku bwapulezidenti bwa UPC.

Akena alayiziddwa n'awera k...

ABA UPC baayisizza ekiteeso ekikakasa Jimmy Akena ng'omukulembeze wa UPC omuggya ekyongedde okutabula abamuwakanya....

Endabika ya Rema ecamudde a...

BAATANDISE ku Lwakutaano ku Idd, ng'amba abawagizi nga beebuuza engeri sereebu waabwe gy’ajaguzaamu olunaku engeri...

Aba Ebonies bagaanyi Corona...

Dr. Bbosa (mu katono) ng'amannya ge amatuufu ye Sam Bagenda yasinzidde ku mukolo gw'okutongoza enkola empya mwe...

Tanga Odoi ng’ayogera eri bannamawulire ku Lwokubiri.

NRM eggaddewo okugaba ffoom...

AKAKIIKO k'ebyokulonda mu NRM kalagidde buli ayagala obubaka bwa Palamenti n'obwassentebe bwa disitulikiti okusooka...