TOP

Mugisha wafuuka ddi taata wa Bebe ne Bobi?

Added 9th January 2019

Abadigize abaabadde mu kivvulu kya Eddy Kenzo ku Serena Hotel baasigadde beebuuza engeri Roger Mugisha eyali nnannyini kibiina kya Shadow Angels ekyalimu abawala abazinira mu bukete gye yafuukaamu Taata wa Bebe Cool ne Bobi Wine.

Abazze bagoberera omuziki baagambye nti Mugisha ekibiina yakirina mu myaka gya 2,000 ate Bobi n'afulumya ‘Akagoma' mu 2002 kwe yazza Funtula lwe yakuba ne Bebe Cool.

Wano abantu we baatandikidde okukubagana empawa nti Mugisha yayagadde kuliira ku banne buyinja naye talina ky'amaanyi ky'abasinga kiyinza kumuyisa taata waabwe.

Kyokka waliwo atugambye nti Mugisha we yatandikira ekibiina ky'abawala bano yali aludde mu nsiike ya katemba nga bano yabalabanga abaana abato we baatandikira okuyimba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakadde abasinga ob...

Omu ku bakadde ababadde basinga obukulu mu Uganda afudde!

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...