TOP

Aba Cooperative Banka balaa janye

Added 10th February 2019

Aba Cooperative Banka balaa janye

BAALI bakulira Cooperative Bank baagala kubaddiza eby'obugagga byabwe ebiri mu buwumbi bye bagamba nti byabatwalibwako mu bukyamu. Bbanka y'obwegassi yaggalwa Bbanka Enkulu nga May 19, 1999 nga bagamba nti yali eddukanyizibwa bubi.

Ivan Asiimwe eyali omuwandiisi wa Cooperative Bank yategeezezza akakiiko ka COSASE nga bwe baagala okuzzaawo Cooperative Bank kuba yaggalwa mu bukyamu. Ekibeewunyisa kwe kubeera nti bbanka bwe yamala okuggalwa, Palamenti y'eggwanga yayisa ekiteeso ekisemba Bbanka Enkulu eddemu okwetegereza eby'okubaggala, kyokka tekikolwanga.

Hannington Wasswa, dayirekita wa Bbanka Enkulu avunaanyizibwa ku bbanka z'ebyobusuubuzi yagambye nti bbanka eyaggalwa ye yawandiisibwa mu 1997. Waliwo endala eyawandiisibwa mu 1964. Michael Tusiime (Mbarara Munisipaali) yabuuzizza Wasswa oba akimanyi nti kimenya mateeka okuwandiisa kkampuni ebbiri

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.