TOP

'Abasosodooti mukomye okuneneng'ana'

Added 4th March 2019

Ssaabasumba wa Mbarara, Paulo Kamuza Bakyenga asabye abasosodooti okukomya okunenehhana gye baba batumiddwa kuba balina kubeera kyakulabirako.

 Ssaabasumba Bakyenga ng’akwasa Fr. Mubangizi Donanto ebbaluwa emukakasa ku busosodooti.

Ssaabasumba Bakyenga ng’akwasa Fr. Mubangizi Donanto ebbaluwa emukakasa ku busosodooti.

Yabadde mu mmisa ku kigo ky'e Kihani ku Klezia y'Omutuukirivu Kalooli Lwanga esangibwa mu Igorora Town Council mu Disitulikiti y'e Ibanda mwe yaweeredde Fr. Donanto Mubangizi obusosodooti.

Ssaabasumba yategeezezza nti abamu ku basosodooti batuuka n'okulwanira ebitiibwa n'abalala obutajjumbira kusoma mmisa n'abajjukiza nti omuntu okubeera omusosodooti alina okukimanya nti abeera atumiddwa kugatta bantu n'okubeera eky'okulabirako.

Yakyukidde Abakristu n'abakubiriza okukolagana obulungi n'abasosodooti be baba babatumidde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sebaggala ng’azina ne mukyala we Mosh (ono yafa).

Sebaggala: Omusajja w'abaky...

ABAKYALA n’abaana ba Hajji Sebaggala bamuwaako obujulizi ng’abadde n’okwagala okwenjawulo. Abadde akisa ebyama...

Sebaggala ng’azina ne mukyala we Mosh (ono yafa).

Sebaggala: Omusajja w'abaky...

ABAKYALA n’abaana ba Hajji Sebaggala bamuwaako obujulizi ng’abadde n’okwagala okwenjawulo. Abadde akisa ebyama...

Ahaji Nasser Sebaggala ng’awerekerwa abapoliisi ekkakkanya obujagalalo bwe yali ava ku kisaawe e Ntebe mu 2003.

Eng'ombo ze yaleeta mu Kampala

Seya: Bwe yeesimbawo ku bwa mmeeya wa Kampala mu 1997, yatandikaokulya emmere mu butale naddala mu Owino ng’agamba...

Nasser Ntege Ssebaggala ng’alaga omumyuka wa ssentebe wa NRM, Moses Kigongo akabonero k’obuwanguzi, wabula abaali bamuvuganya mu kiseera ekyo baakitaputa nti alaga P2 ekibiina mwe yakoma okusoma. Byaliwo mu 1998.

Ebigambo bya Seya ebinaamuj...

Bino bye bimu ku bigambo ebikyamujjukirwako:

Sebaggala ng’annyonnyola.

Seya bye yalese abuulidde B...

NASSER Ntege Sebaggala bwe yabadde tannaweebwa kitanda mu ddwaaliro gye yafiiridde yayogedde ne Bukedde. Abasasi...