TOP

'Abaserikale muwerere abaana bammwe'

Added 5th March 2019

Mugyenyi yagambye nti buvunaanyizibwa bwa buli muzadde okulabirira omwana gw’azadde omuli n’okumuweerera. Yasabye abaserikale abaweereddwa ennyotta okukola ennyo kubanga buli muntu bw’akuzibwa abeera n’obuvunaanyizibwa obulala.

OMUMYUKA w'akulira eggye ly'omu bbanga Javas Mugyenyi asabye abaserikale okuwerera abaana baabwe kibayambe okubeera mu bulamu obulungi.

Yabadde ku mukolo gw'okwambaza ennyotta abaserikale b'eggye ly'omu bbanga 139 abaakuziddwa. ogwabadde e Bugonga, Ntebe. Omukolo gwetabidwako omubaka w'e Ntebe Munisipaali mu Palamenti Rose Tumusiime, RDC w'e Ntebe Noor Njuki Mbabali n'abalala.

Mugyenyi yagambye nti buvunaanyizibwa bwa buli muzadde okulabirira omwana gw'azadde omuli n'okumuweerera.

Yasabye abaserikale abaweereddwa ennyotta okukola ennyo kubanga buli muntu bw'akuzibwa abeera n'obuvunaanyizibwa obulala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...