TOP

Eyasangiddwa ne ttivvi enzibe bamuggalidde

Added 5th March 2019

Musajja mukulu ono eyakwatiddwa oluvannyuma lw'okusangibwa ne ttivvi egambibwa okubeera enzibe.

BYA STUART YIGA
 
Musajja mukulu ono eyakwatiddwa oluvannyuma lw'okusangibwa  ne ttivvi egambibwa okubeera enzibe.
 
Okusinga abadde atigomya bifo okuli, Kira, Bulindo, Najjera, Kiwatule, Nalya, Ntinda, Bweyos, Kireka, ne  Namugongo.
 
Mukiseera kino anyumirwa ku Poliisi ye Najjeera, nga n'okunoonyereza bwe kugenda mu maaso.
 
Kigambibwa nti y'akulira akabinja k'ababbi ababaza nga bannyinimu tebaliiwo ne balimba ba yaaya nti babayumye ebintu by'omunju!

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Munnayuganda abadde amansa ...

“Bannayuganda abasukka mu 20 be baakafa Corona e South Africa okuli; Caroline Nantongo abadde amanyiddwa nga Hajjati...

Gav't etumizza ekyuma ekyey...

GAVUMENTI etumizza ekyuma ekifulumya kemiko ezeeyambisibwa mu kukebera obulwadde bwa Corona n’endwadde endala....

Male Mabirizi

Mabirizi attunse ne Ssaabaw...

MUNNAMATEEKA Male Mabiriizi asabye kkooti ya East Africa ezzeewo ekkomo ku myaka gya pulezidenti kubanga palamenti...

Kabaka tebagenda kumukongoj...

KABAKA Mutebi II si wakukongojjebwa ng’Obuganda bukuza amatikkira ge ag’omulundi ogwa 27 olw’okutya okusasanya...

Ow'emifumbi eyagobeddwa mu ...

OMUZANNYI w’emifumbi Geoffrey Lubega eyagobeddwa mu nyumba olw’okulemererwa okusasula ensimbi z’obupangisa adduukiriddwa....