TOP
  • Home
  • Agawano
  • Museveni asomesezza ab'e Bunyoro okweggya mu bwavu

Museveni asomesezza ab'e Bunyoro okweggya mu bwavu

Added 5th March 2019

PULEZIDENTI Museveni asomesezza abavubuka b’omu Bunyoro ku bukodyo bwe balina okukozesa okusobola okugaggawala n’okwegobako obwavu.

 Mary Karooro Okurut ng’abuuza aba UNSA.

Mary Karooro Okurut ng’abuuza aba UNSA.

Ku nneeyisa ababuuliridde nti buvunaanyizibwa bwa buli omu okweyisa obulungi kubanga empisa ye nnamuziga okutambulira enkulaakulana.

Bino byabadde mu kiwandiiko ekyasomeddwa minisita wa guno na guli mu ofiisi ya Katikkiro w'eggwanga Mary Karooro Okurut eri abavubuka mu Bunyoro abaabadde ku Kitara Secondary School ku kukuza olunaku lwa Uganda National Students Association (UNSA).

Museveni nga ye muyima w'ekibiina kino yawadde abavubuka amagezi okwesamba abagezaako okubasekerera n'okunafuya pulojeti zaabwe ze bakola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...