TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W'OLWOKUSATU AKULEETEDDE GANO G'OTOSAANA KUSUBWA

BUKEDDE W'OLWOKUSATU AKULEETEDDE GANO G'OTOSAANA KUSUBWA

Added 5th March 2019

Tukulaze ebirala ebiri emabega w’okuggala ensalo ya Uganda ne Rwanda. Tosubwa ne by’obadde tomanyi ku Pulezidenti Kagame.

Tukulaze ebirala ebiri emabega w'okuggala ensalo ya Uganda ne Rwanda. Tosubwa ne by'obadde tomanyi ku Pulezidenti Kagame.

Mulimu omukulu w'essomero gwe bassizza amasasi n'abasongeddwaako ku ttemu lino.

Ogw'okutta Kasiwuukira gutandikidde mu nkalu.

Mu Ono ye Kampala: Tukulaga engeri akalippagano ka mmotoka mu Kampala n'emiriraano gye kakozesebwa okukola ensimbi. Byonna mu Bukedde w'Olwokusatu.

Mu Byemizannyo: Tukulaze engeri ManU gy'ewera okufaafaagana ne PSG bwe banaaba balwanira Quarter ya Champions league leero ku Lwokusatu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Gumirason Kizito mu ssuuti ya bbulu ng'ajaganya ne banne

Aba NRM e Mityana bafunye k...

Aba NRM e Mityana bafunye ku ssanyu oluvannyuma lw’abantu baabwe okuwangula ebifo byabakansala abakiirira abavubuka...

Opolot, (ku kkono), ne Rwabushaija nga bayanjula ekiteeso mu kakiiko.

Obuwumbi bwa FUFA butabudde...

ABABAKA ku kakiiko ka Palamenti akavunaanyizibwa ku byenjigiriza n’emizannyo, bali mu kwebuuza lwaki ekibiina ekiddukanya...

Omwami wange answaza ku kyalo

OMWAMI wange avuga takisi naye alina omwana w’omugagga gw’abadde atwala ku ssomero buli ku makya. Naye kirabika...

Mulyanyama ( mu kkooti) ng’ali n’abamu ku bakansala abaalondeddwa.

Bakansala abaalondeddwa baj...

Bakansala abaalondeddwa okukiika ku munisipaali za Kampala balabise okuwa bameeya obwangu mu kukulembera olw'okuba...

Rogers Bulegeya eyawangudde eky’abavubuka mu Masaka City nga bamusitudde.

Emivuyo mu kalulu k'abavubuka

OKULONDA kw'abavubuka n'abakozi kwetabiseemu obuvuyo ng'entabwe eva ku ssente n'okwerumiriza okwagala okubba obululu....