TOP

Aba Airtel bagaziyizza ku nkozesa ya yintanenti

Added 5th March 2019

Aba Airtel bagaziyizza ku nkozesa ya yintanenti

 Somasekha (mu ssaati ey’obukuubo) n’abamu ku Bannakawempe be yawadde yintaneeti ya 4G.

Somasekha (mu ssaati ey’obukuubo) n’abamu ku Bannakawempe be yawadde yintaneeti ya 4G.

KKAMPUNI ya Airtel essizza omukono ku ndagaano y'okubunyisa yintaneeti ya 4G mu materekero g'ebitabo aga gavumenti ne KCCA gonna mu Kampala n'okwetooloola eggwanga.

Enteekateeka eno Airtel egitongolezza Kawempe ku tterekero ly'ebitabo erya Kawempe Youth Center, ekimu ku bifo ebikuhhaanya abavubuka naddala abettanira okusoma ebitabo wamu n'okukola okunoonyereza ku bintu ebitali bimu nga beeyambisa kompyuta. Bw'abadde assa omukono ku ndagaano ey'emyaka ebiri Ssaabasumba Bakyenga ng'akwasa Fr. Mubangizi Donanto ebbaluwa emukakasa ku busosodooti.

Somasekha (mu ssaati ey'obukuubo) n'abamu ku Bannakawempe be yawadde yintaneeti ya 4G. Walusimbi ng'apooca n'ebiwundu mu ddwaaliro ly'e Kiruddu. Bisopu Wayabire (mu ssaati ey'obukuubo) mu limu ku masomero ge yalambuzza Christpher Connie (mu kkooti). Bukedde lwe lupapula lw'omuntu waabulijjo oluvumu, oluwa amawulire amanyuvu agayigiriza ate nga geesigika.

Bw'oba olina ensobi yonna gy'olabye, genda mu ssimu yo wandiika ekigambo ENSOBI buukawo akabanga, ozzeeko ky'oyagala tugolole oweereze obubaka ku 8338 oba ku 0772404772 ne 0712831015.

OKUGOLOLA ENSOBI Ow'omu Lusanja akubiddwa akatayimbwa Meddie Musisi Samuel Lutwama  n'abakulira ekifo kino, V.G Somasekha akulira Airtel ategeezezza nti ng'omu ku kaweefube w'okwongera amaanyi mu by'empuliziganya n'okwagazisa abavubuka okusoma ebitabo, balina okussa amaanyi mu yintaneeti era nga 4G ebaweereddwa egenda kubayamba okwongera amaanyi mu kunoonyereza kwabwe.

Ayongeddeko nti newankubadde enteekateeka eno etandikidde Kawempe, yaakubunyisibwa mu bitundu by'eggwanga eby'enjawulo. Esther Kyazike akulira Kawempe Youth Center yeebazizza aba Airtel olw'endagaano gye baakoze

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugenzi Maj. Gen. Eric Mukasa

Kabaka atenderezza munnamag...

KABAKA Ronald Muwenda Mutebi II akungubagidde omugenzi Maj.Gen. Eric Mukasa gwayogeddeko ng’omu ku bavubuka abazira...

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...