TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Etteeka lya waragi w'omubuveera licankalannyizza abamunywa

Etteeka lya waragi w'omubuveera licankalannyizza abamunywa

Added 6th March 2019

Etteeka lya waragi w'omubuveera licankalannyizza abamunywa

 Abanwi ba waragi nga bali mu lukiiko lw'ekyalo

Abanwi ba waragi nga bali mu lukiiko lw'ekyalo

ABANYWA walagi w'omubuveera batabukidde mu lukiiko nga bagamba nti Gavumenti erinyirira eddembe lyabwe

Abakulembeze b'omu Dobi zooni baakubye olukiiko okuteesa ku nsonga eziruma ekitundu bwe batuuse ku  ya Minisita Kyambadde okuwera walagi w'omubuveera abatuuze abasinga baakisanyukidde nga bagamba walagi ayonoonenye abantu bangi naddala mu kitundu kyabwe wabula abatamivu abaalubaddemu batabuse

Bano baagenze mu maaso n'okuyomba nga bagamba nti gavumenti erinyirira ddembe kyabwe bwe baba bawera walagi w'obuveera n'eteeka lya sigala baliteeke mu nkola kuba waliwo abamufuyira mu bantu ekiyinza okubavirako okulwala , baagambye nti bbo bamufuna mpola tebasobola kugula biiya okujjawo walagi w'omubuveera  kikyamu  , abatamivu babadde batandiise okutabula olukiiko omu kubo nakwatibwa natwalibwa ku poliisi ne mugalira

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abamu ku Badiventi nga balaga ekkanisa yaabwe eyamenyeddwa.

Bamenye ekkanisa y'Abadiventi

ABAADIVENTI balaajanidde gavumenti n'ekitongole ky'ebyokwerinda kinoonyereze ku baamenye ekkanisa yaabwe. Ekkanisa...

Omubaka Ssebunya (akutte akazindaalo). M katono ye Nanteza

Nnamwandu wa Kibirige Ssebu...

OMUBAKA Kasule Sebunya owa Munisipaali ya Nansana agumizza Abalokole muka kitaawe be yagabira ettaka ng'akyali...

Omubaka Zziwa (ku kkono) ng’ayogera eri abakungubazi mu kusabira omwoyo gwa nnyina mu katono.

Batenderezza maama wa Marga...

BANNADDIINI batenderezza omukwano Josephine Mugerwa 76, Maama wa Margaret Zziwa Babu gw'abadde nagwo ne basaba...

Katende

Eyakubiddwa akakebe ka ttiy...

ABOOLUGANDA lw'omusuubuzi mu katale ka St. Balikuddembe eyakubiddwa akakebe ka ttiyaggaasi mu Kampala mu kwekalakaasa...

Ssegirinya atenda Nalufeenya

Ssegirinya yandyesonyiwa ''Struggle'' ! sikuntenda gyatendamu Nalufeenya.