TOP

Engeri gye wanditandise ekisiibo eky'ennaku 40

Added 6th March 2019

Engeri gye wanditandise ekisiibo eky’ennaku 40

OLUNAKU lwa vvu lwe lumu ku nnaku enkulu ennyo mu bulamu bw'Abakristu olukulembera ennaku 40 az'ekisiibo nga tujjukira ekiseera Yezu kye yamala mu ddungu.

Mu kusiiga evvu waliwo ebigambo ebigendera ku kikolwa ky'okusiiga evvu ebigamba nti ‘'Tuli nfuufu era mu nfuufu mwe tulidda'' . Fr. Peter Woniala Masaba omumyuka wa bwanamukulu w'ekigo kya St. Joseph ‘s Nansana agamba nti ebigambo bino byongera okukkaatiriza nti twava mu ttaka era bwe tufa mwe tudda.

Agamba nti olw'okuba tuli boonoonyi ekisiibo kye kiseera ekyatuteerwawo okuzza obuggya enkolagana yaffe ne Katonda ne bannaffe era nga kino kitambulira ku mpagi ssatu okuli okwegayirira n'okwenenya, okusiiba n'okukola ebikolwa eby'ekisa.

Orninand Nathan Mugalu Balilwana ow'e Luzira agamba nti okwawukanako n'Abakatuliki, mu kkanisa tebasiiga vvu wabula babeera n'okusaba okw'okwefumiitiriza n'okwebuulirira ku makulu g'ekisiibo mu makanisa ag'enjawulo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu