TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W'OLWOKUNA AZZE N'AMAWULIRE GANO G'OTOSAANA KUSUBWA

BUKEDDE W'OLWOKUNA AZZE N'AMAWULIRE GANO G'OTOSAANA KUSUBWA

Added 6th March 2019

Tukulaze pulaani eyakozeseddwa okubba bbiriyoni ya ssente n’engeri Poliisi ne ISO gye baaziyombedde. Aba Bobi Wine baleese Kagimu avuganye Betty Nambooze.

BUKEDDE W'OLWOKUNA AZZE N'AMAWULIRE GANO G'OTOSAANA KUSUBWA

Tukulaze pulaani eyakozeseddwa okubba bbiriyoni ya ssente n'engeri Poliisi ne ISO gye baaziyombedde.

Aba Bobi Wine baleese Kagimu avuganye Betty Nambooze.

Tukuleetedde n'agakwata ku by'ensalo za Uganda ne Rwanda.

Mu Asiika Obulamu: Abakugu bakulaze by'olina okukola okutangira amatu okuziba. Byonna mu Bukedde w'Olwokuna.

Mu Byemizannyo: Mulimu ebiragiro omutendesi wa Arsenal, Unai Emery by'awadde abazannyi be okusobola okunyiga ttiimu ya Rennes ebitoliro mu gwa Europa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.