TOP

Kkooti erabudde omubaka Munyagwa

Added 7th March 2019

Kkooti erabudde omubaka Munyagwa

 Mubarack Munyagwa

Mubarack Munyagwa

KKOOTI ekola ku misango gy'enguzi n'obukenuzi e Kololo eyisizza ekiragiro omulundi ogusembayo ekiyita omubaka wa Kawempe South era ssentebe w'akakiiko akakola ku kulondoola emirimu gy'ebitongole bya Gavumenti Mubarak Munyagwa okweyanjula mu kkooti okwewozaako ku misango gy'okulya enguzi n'okufuna ssente mu lukujjukujju.

Ekiragiro kino kyayisiddwa omulamuzi akulira kkooti ento Pamela Lamunu eyalagidde Munyagwa okweyanjula mu kkooti nga April 4, 2019 nga ku mulundi guno bw'alemererwa, waakuyisa ekiragiro poliisi emukwate.

Munyagwa okuyitibwa mu kkooti kiddiridde omugagga Francis Kakumba okumuggulako omusango gw'okumuggyako ssente ezisoba mu bukadde 100 ng'amusuubiza okuwa mutabani we Isaac Muyanja ekifo ku kakiiko k'ettaka aka Kampala District Land Board

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fr.Tamale

Fr. Tamale waakuziikibwa Bu...

Fr.  Joseph Tamale 39 afudde oluvannyuma lw'okutawaanyizibwa ekirwadde kya Puleesa n'ensigo. W'afiiridde, abadde...

Omutaka Gabunga, Mubiru  (wakati) ne Benon  Kibuuka (ku ddyo) ng'abasabira omwoyo gwa Ssaabasumba e Lubaga.

Bannaddiini musse ekitiibwa...

OMUTAKA Gabunga,Mubiru Zziikwa owookubiri, asoomoozezza Bannaddiini ku kussa ekitiibwa mu buwangwa n'Ennono. ...

Betty Maina (ku kkono) , minisita Oryem ne Amelia Kyambadde oluvannyuma lw'okussa omukono ku ndagaano.

Gavt. ya Uganda ne Kenya zi...

GAVUMENTI ya Uganda ne Kenya zitadde omukono ku ndagaano egendereddwaamu okumalawo emiziziko egibaddewo wakati...

Lukyamuzi ne Kasibante.

Lukyamuzi ne Kasibante bavu...

ABALWANIRIZI b'eddembe ly'obuntu bawakanyizza emisolo emipya gavumenti gy'ereeta mu mbalirira y'ebyensimbi ey'omwaka...

Abasiraamu nga basimba ekipande ku poloti eyassibwa ku ttaka ly'Omuzikiti  e Kiyunga mu Mukono era ekifo baakyeddiza.

Abasiraamu beddizza ettaka ...

ABASIRAAMU b'omu disitulikiti y'e Mukono abali wansi wa Mukono Muslim District Council batandise okweddiza ettaka...