TOP

Msgr. Kalumba alaze ebituusa ku buwanguzi

Added 7th March 2019

Msgr. Kalumba alaze ebituusa ku buwanguzi

 Msgr. Kalumba mu kusiiga vvu ku Christ the King.

Msgr. Kalumba mu kusiiga vvu ku Christ the King.

BWANAMUKULU wa Christ the King, Msgr. Gerald Kalumba asabye Abakristu okukozesa ekisiibo kino okukyuka n'okwezza obuggya basobole okutuuka ku buwanguzi bw'okuzuukira.

Bino yabyogeredde mu Mmisa ey'okusiiga evvu ku kigo kya Yezu Kabaka mu Kampala eggulo. "Temukola bintu mu kisiibo nga mweraga abalala babalabe. Okusoma essaala, okusiiba, okugaba n'okweyisa obulungi bye bitusobozesa okuzuukira.

Kale mukozese ekisiibo kino mukolerere okuzuukira," Msgr. Kalumba bwe yagambye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabineeti eteesezza okuggul...

KABINEETI eggulo yateesezza ku kuggulawo akeedi n’ebirina okussibwa mu nkola nga ziggulwawo.

Ekibalo ky'okulima ennyaany...

ENNYAANYA kireme ekyettanirwa abangi olw’okuba kikula mangu ate nga kirina akatale okutandikira ku bantu b’okukyalo...

Basajjabalaba

Ebyapa Basajjabalaba by'ali...

EBYAPA omugagga Haji Hassan Basajjabalaba bye yafuna ku ttaka lya Panda PL e Luzira, bisattiza abatuuze nga bagamba...

Abatuuze nga bagezaako okuzikiriza omuliro

Omuliro gwokezza amayumba 1...

ABATUUZE b’e Kawaala bali mu maziga olw’omuliro ogugambibwa okuva ku masannyalaze okusaanyaawo amayumba agawera...

Abakozi ba Imperial Royale ...

ABAKOZI ba wooteeri ya Imperial Royale bavunaaniddwa okujingirira ebiwandiiko n’okufiiriza gavumenti ya Uganda...