TOP

Mira kaamulali okugoba endwadde z'amaaso

Added 7th March 2019

Mira kaamulali okugoba endwadde z'amaaso

 Ekikolo kya kaamulali.

Ekikolo kya kaamulali.

Amaaso y'ettaala y'omubiri, era bwe gafuna obulamu buba butuuse mu katyabaga. Noolwekyo olina okufuba okulabirira amaaso galeme kulumbibwa ndwadde kubanga gayinza okuzibira ddala.

Mu kulabirira amaaso go olina okugenderera by'olya, byogatunuzaako kubanga ekitangaala ekingi oba ekitono kyabulabe. Ate olina okwegendereza ebigendako oba ebiyinza okugafumita.

Diriyani Gonera, e Kamuli mu Busoga agamba nti ebintu ebimu byoyinza okulya ne biyamba amaaso okubeera amalamu obulungi ye kaamulali. Bw'omira kaamulali omwengevu oba okumuliira ku mmere oba oyongedde ku bulamu bw'amaaso go.

Mirako empeke nga ziizo mu ngeri ey'okwegema endwadde wa maaso. Amaaso togalinda kutandika kukulukuta maziga, okufuna ekifu oba okulumira ng'agayiseeko enfuufu, tandika kati okwemanyiiza kaamulali.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...