TOP

Ekibwankulata kyekwate okukaza ekiwundu

Added 7th March 2019

Ekibwankulata kyekwate okukaza ekiwundu

Ekibwankulata ddagala ku ndwadde eziwerako eri abaana n'abantu abakulu. Ekibwankulata kikaza mangu ekiwundu.

Omuntu ne bw'aba ng'afunye akabenje fumba ebikoola biggye genda ng'onyiga awali ekiwundu. Oluvannyuma funa ebikoola ebibisi obikunye amazzi agavaamu ogatonnyeze ku bbwa oluusi oyinza n'okusibirawo eddagala eryo.

Omuntu ng'alumizibwa mu lubuto asobola okukozesa ekibwankulata okwejjanjaba. Fumba oluvannyuma okenenulemu amazzi onywe. Kirungi onywe nga gakyalimu ekibuguumirize kiyambe okunyiga mu lubuto.

Ne bw'oba ng'olina obucaafu mu mubiri bufuluma. atawaanyizibwa ekigalanga ayinza okufuna ekizibu nalemwa n'okufuna olubuto okumala ebbanga.

Okwejjanjaba noga ebikoola ogattemu akakubajjiri, emirandira gy'omuyonza, ebimuli n'emirandira gy'akatengotengo ofumbe. Bwe biggya nywako ejjiiko ewuuta ssupu buli lunaku mu bbanga ntono ojja kutereera.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Henry Mayanja akomyewo na n...

OMUKUBI  w'ennanga, Henry Mayanja akomyewo na nkuba empya. Afulumizza oluyimba olusuusuuta pulezidenti n'ekibiina...

Rema Namakula ne mukwano gwe Namulondo

Rema asabidde mukwano gwe N...

Rema Namakula kirabika akooye ababuuza ‘okupeeka mukwano gwe Evelyn Namulondo omusajja, amusabidde Katonda amuwe...

Henry Mayanja.

Henry Mayanja afulumizza ol...

OMUKUBI  w'ennanga, Henry Mayanja akomyewo na nkuba mpya. Afulumizza oluyimba olusuusuuta Pulezidenti n'ekibiina...

Vision Group eraze amagoba ...

KKAMPUNI ya New Vision etwala Bukedde erangiridde nti omwaka gw'ebyensimbi oguwedde, esasudde 18/- buli mugabo....

Vision Group ekoze amagoba ...

KAMPUNI ya Vision Group efulumya ne Bukedde erangiridde nga bwekoze amagoba ga buwumbi bubiri n'obukadde 700 mu...