TOP

Minisita Kibuule asuubizza abaliko obulemu

Added 12th March 2019

Minisita Kibuule asuubizza abaliko obulemu

 Minisita Kibuule ng'annyonnyola

Minisita Kibuule ng'annyonnyola

MINISITA omubeezi ow'ebyamazzi Ronald Kibuule era era omubaka wa Mukono North agambye nti Gavumenti yaakwongera okudduukirira abantu abaliko obulemu n'abawa amagezi okwetandikirawo SACCO Gavumenti mw'esobola okuyita okubawa ssente basobole okwegobako obwavu.

Yagambye nti Gavumenti ssente z'ebawa ntono tezimala kusobola kubagobako bwavu nti kyokka basobola okubongera ku ssente nga baziyisa mu SACCO ze batandiseewo.

Wano we yasinzidde n'abasaba okwekolamu ebibiina by'obwegassi basobole okutereka n'okwewola ku magoba amatono. Yabadde ku AFAAYO ACHERU ekifo ekijjanjaba n'okubudaabuda abaliko obulemu e Kabembe mu ggombolola y'e Kyampisi mu Disitulikiti y'e Mukono ku Ssande.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...