TOP

Kifeesi akanda abantu ssente bamukutte

Added 14th March 2019

KIFEESI akanda abantu ssente ng'abatiisatiisa okubatuusako obulabe poliisi emukutte n'emuggulako emisango gy'okufuna ssente mu lukujukukuju.

POLIISI y'e Nabweru ekutte neggalira kifeesi lwa kukanda bantu ssente ku kifuba nga bw'abatiisatiisa okubatuusako obulabe.

Ashiraf Ssekanjako 20, kifeesi mu kibiina kya "Dog Tulumbe" e Nabweru- Kibwa yakwatiddwa oluvannyuma lw'abantu abawera munaana okuli Faith Ogam ne Innocent Kayita omusawo okwekubira enduula ku poliisi nti abakanda ssente n'okubatiisa okubatta.

Yagulwako omusango ku SD REF 31/01/03/19 era omuyiggo ne gutandika. Omuduumizi wa poliisi yategeezezza nti, Ssekanjako yaguddwaako emisango gy'okunoonya ssente mu lukujukuju.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugagga Ham eyakulembeddemu bannanyini bizimbe mu lukiiko ne Amelia Kyambadde

Bannanyini bizimbe balemedd...

AKAKIIKO kebassaawo okubaga ebinaagobererwa kisobozese okuggulawo akeedi z’omu Kampala kamalirizza lipooti eno...

Jackson Musisi kitunzi w'essaza lya Gomba ku kkono ng'akwasa Mansoor Kamoga obuvunaanyizibwa bw'essaza

Aba ttiimu y'essaza lya Gom...

OLUVANNYUMA lw’ Essaza lya Gomba okusaasaanya ssente empitirivu mu kugula abazannyi, abakungu baalyo bafunyemu...

Omutendesi Bamweyana ng'assa ku ndagaano omukono

Omutendesi Bamweyana olwega...

OMUTENDESI omuggya owa Wakiso Giants FC mu Star times Uganda Premier League, Douglas Bamweyana asuubizza omupiira...

Bryan White kati asizza ku ku byuma

Bryan White mulwadde muyi: ...

Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye...

Kato Lubwama nga tebannamulongoosa

Omubaka Kato Lubwama bamulo...

OMUBAKA Kato Lubwama ( Lubaga South) amaze essaawa ssatu mu sweeta ng'abasawo bamulongoosa n'okumwekebegya omulundi...