TOP

Bazimbye kaabuyonjo mu bucupa bwa pulasitiika

Added 14th March 2019

Eky’enjawulo ku kaabuyonjo eno ezimbiddwa nga tebakozesa matofaali wabula obucupa nga bupakiddwaamu obuveera nga bwe bwakoze nga bbulooka. Obucupa buno bukuhhanyiziddwa abavubuka abeegattira mu kibiina kya ‘Getto Research Lab’.

 Kaabuyonjo eyazimbiddwa e Kamwokya

Kaabuyonjo eyazimbiddwa e Kamwokya

BYA EMMANUEL SSEKAGGO

ABATUUZE b'e Kamwokya mu Ghetto baabugaanye essanyu oluvannyuma  lw'okufuna kaabuyonjo ey'omulembe.

Kaabuyonjo eno ezimbiddwa mu Nsooba East Zooni ng'egenda kweyambisibwa abatuuze ku bwereere oluvannyuma lw'okufuna abazirakisa abagenda okubakwatirakookugirabirira okumala ebbanga lya myaka etaano.

Eky'enjawulo ku kaabuyonjo eno ezimbiddwa nga tebakozesa matofaali wabula obucupa nga bupakiddwaamu obuveera nga bwe bwakoze nga bbulooka. Obucupa buno bukuhhanyiziddwa abavubuka abeegattira mu kibiina kya ‘Getto Research Lab'.

Akulira ekibiina kino Patrick Mujuzi yagambye nti,  baakozesezza obucupa okusobola okukuuma obutonde bw'ensi.

 aabuyonjo eyazimbiddwa nga bwefanaana wabweru Kaabuyonjo eyazimbiddwa nga bwefanaana wabweru

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo