TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU GANO

BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU GANO

Added 14th March 2019

Ebizuuliddwa ku nnyonyi ya Amerika omwafiiridde omuserikale wa Uganda bikanze Pulezidenti Trump; alagidde ennyonyi zino ezibadde zisaasaanidde amawanga ag'enjawulo ziyimirizibwe.

BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU GANO

Mulimu omuyizi gwe bagobye fiizi n'afiira mu kidiba.   

Tukuleetedde omukazi ng'attottolera omulamuzi engeri bba gye yamusalako emimwa n'olulimi  n'okumukomerera emisumaali mu mutwe.   

Mu Sanyuka ne Wiikendi: Tukulaze engeri bizinensi y'ebbaala gy'efuuse ey'okutetenkanya era tosubwa n'ebimu ku bikolebwayo ebiwuniikiriza. Byonna mu Bukedde w'Olwokutaano.   

 Mu Byemizannyo: Barcelona ne Juventus zeeraliikiridde ttiimu za Bungereza okuli ManU, Liverpool, Man City ne Spurs mu mpaka za Champions League ng'akalulu ka Quarter kakubwa  ku Lwakutaano luno.   .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...