TOP

Abapoliisi bastu bayitiddwa mu kkooti

Added 20th March 2019

ABASERIKALE ba poliisi basatu okuva mu kitongole kya poliisi eky’ebyobugagga eby’omutakka bayitiddwa mu kkooti beewozeeko olw’okulemwa okukola emirimu gyabwe

ABASERIKALE ba poliisi basatu okuva mu kitongole kya poliisi eky'ebyobugagga eby'omutakka bayitiddwa mu kkooti beewozeeko olw'okulemwa okukola emirimu gyabwe.

Bano kuliko; Jesca Keigomba, Taban Chiriga ne Sulaiman Labu. Baludde nga beemulugunyizibwako okuleka abasimi ba zaabu okuyingira mu nkambi ya Kasiita mining company mu ggombolola ya Kalwana mu disitulikiti y'e Mubende.

Omwogezi wa poliisi mu Wamala region, Nobert Ochom yagambye nti, bagenda kunoonyereza ku bantu abagambibwa nti si bakozi ba kkampuni ezirina olukusa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mabiriizi ng’agasimbaganye ne Ssaabalamuzi Dollo (ku ddyo).

▶️ Ssaabalamuzi Dollo ale...

SSAABALAMUZI Alfonse Owinyi Dollo agaanidde mu musango gwa Kyagulanyi Ssentamu n'agamba nti, yadde yawolerezaako...

Kyagulanyi ng’ayogera ku kuggyayo omusango.

Bobi okuggyayo omusango kik...

JUSTINE Kasule Lumumba, ssaabawandiisi wa NRM alangidde omubaka Robert Kyagulanyi obwannakigwanyizi olw'okuggyayo...

Abamu ku bannannyini masomero abeetabye mu lukiiko.

▶️ Ebisaliddwaawo mu lukii...

ABAKULIRA amasomero g'obwabannannyini bapondoose ne bakkiriziganya ne gavumenti okugaggulawo nga March 01, 2021...

Sipiiika (wakati) n’ab’amasomero.

▶️ Ab'amasomero ga nassale...

EKIBIINA ekigatta ebitongole ebikola ku nkuza y'abaana bagenze mu Palamenti ne beemulugunya olwa gaumenti okugaana...

Abatuuze ne poliisi ga bali we battidde Amolo.

▶️ Asse mukazi we n'amutem...

ASIKAALI ku kitebe kya UMEME e Mpigi asozze mukazi we ebiso mu bulago n'amutta oluvannyuma n'amutemako emikono...