TOP

Byansaba nnaabisobola?

Added 25th March 2019

Byansaba nnaabisobola?

 Bano baabadde ku Golf Course Hotel gye buvuddeko.

Bano baabadde ku Golf Course Hotel gye buvuddeko.

Nnina omuwala gwe nafunye. Omuwala mmwagala ate naye alabika anjagala naye tutuuse okulemagana. Omuwala ono ayagala tutuukire kumu ku ntikko. Bino simanyi oba nnaabisobola.

Weeba le kumanya mugaso gw'okutuukira awamu ku ntikko oba okulinda omukyala okutuuka ku ntikko.

Olina okumanya nti abakyala batwala obudde okufuna obwagazi ate oba olina okumunoonya obulungi asobole okubufuna. Abasajja kyangu okutuuka ku ntikko naye abakyala kitera okubeera ekizibu naye ng'obuzibu businga kuva ku basajja obutategeera mibiri gy'abakyala bwe gikola.

Olina okusooka okutegeera munno ky'ayagala oba ekimusanyusa mu kwegatta kuba kikuyamba okukola ekinaamuteeka mu mbeera ey'okufuna obwagazi asobole okutuuka ku ntikko.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo