TOP

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUBIRI

Added 25th March 2019

Eby’okutemula minisita Nantaba biranze; ebizuuliddwa biraga nti poliisi yandiba nga yasse omuntu omukyamu.

BINO BYE BIKULU MU BUKEDDE W'OLWOKUBIRI 

Famire y'omusajja eyattiddwa ereese bwiino ku muntu waabwe nti yabadde agenda kukyalira baana ku ssomero.

Nantaba ayitiddwa okukola siteetimenti ssaako omuserikale eyakubye amasasi agambibwa okuba omutemu.

Ssenga wa Bukedde ku luno azze n'ettu ly'abasajja n'asonga  ku bibalamesa okuyiiyiza omukwano ne basigalira emabega. Kuno akugattiddeko mwanamuwala  Jamirah Namutebi eyafulumira mu banoonya ng'anyumya laavu ye n'omulenzi we evuddemu n'ebibala by'abalongo.

Ogwa Kitatta guwedde okuwulirwa, kkooti y'amagye n'emuggya e Makindye n'emusindika e Luzira.

Gavumenti esabye omugagga wa Pine Sebuwufu asibwe ku by'omuntu eyafiira mu kibanda kye.

Abawagizi batabukidde FUFA ya Magogo nga balumiriza nti Cranes yeegabudde ku Tanzania. Tosubwa bye yabazzeemu wamu n'omutendesi Desabre.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...