TOP

Bategese okusabira eyafiira mu nnyonnyi

Added 25th March 2019

Poliisi ekwataganye ne famire y'omuserikale eyafiira mu nnyonnyi nebategeka okumusabira ku kkanisa ya All Saints Church e Nakasero enkya ku Lwokubiri.

 John Okello mwanyina wa Alalo ng'ayogerak eri abamawulire ku kitebe kya poliisi e Naguri ku ddyo ye Emmanuel Ahimbisibwe mutabani w'omugenzi

John Okello mwanyina wa Alalo ng'ayogerak eri abamawulire ku kitebe kya poliisi e Naguri ku ddyo ye Emmanuel Ahimbisibwe mutabani w'omugenzi

ABOOLUGANDA lw'omuserikale Christine Alalo eyafiira mu kabenje k'ennyonyi e Ethiopia essuubi ly'okufuna ebisigalira by'omuntu waabwe lisse oluvannyuma lw'abakugu abaabaggyako omusaayi okukola DNA okubategeeza nti ebinaava mu musaayi bya kufuluma oluvannyuma lw'emyezi mukaaga. John Gregory Okello mwannyina w'omugenzi bwe yabadde ayogera ne bannamawulire yagambye nti, abakugu baagamba nti balina ebitundutundu by'emirambo 15,000 bye balina okwekebejja. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga yagambye nti baakwataganye ne famire ya Alalo ne bategeka okusaba kw'okumujjukira leero ku Lwokubiri ku All Saints e Nakasero.  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmeeya Balimwezo ng’ayogera eri bakkansala mu lukiiko lwa kkanso. Ku kkono ye Sipiika Moses Mubiru ne Town Clerk, Denis Omodi.

Balaajanye ku ky'okwerula e...

ABAKULEMBEZE mu Munisipaali y’e Nakawa balaajanidde Gavumenti okwerula ensalosalo za Munisipaali y’e Nakawa mu...

Taremwa (atudde) ng’agezaako okunnyonnyola ababanja ez’Emyoga.

Ez'emyoga zitabudde aba sal...

ABAVUBUKA abeegattira mu bibiina by’abasala enviiri mu kibuga Mbarara nga baavudde mu Kishenyi Saloon Association...

Bannamawulire okuva mu Busoga, abeetabye mu musomo.

Omukungu alaze ekyalemesa N...

Omukungu akulira ekitongole ekivunaanyizibwa okukuuma n’okulabirira obutonde, Dr. Daniel Babikwa ategeezezza nti...

Ssentebe Bbaale (ayambadde enkofiira) n’abatuuze. Ow’okubiri ku kkono ye Ssendi.

▶️ Ab'e Mutundwe batabukid...

ABATUUZE mu zooni ya Kweba e Mutundwe, bavudde mu mbeera ne balumba ekkolero ly'omugagga Joseph Kiyimba, nnannyini...

Amaka ga Muzaata (mu katono).

Bamaseeka bambalidde minisi...

BAMASEEKA bambalidde minisita Nakiwala Kiyingi ku ky'okuzza Kluthum Nabunnya mu maka g'omugenzi Sheikh Muzaata...