TOP

Ebibuuzo 7 Nantaba bye yeebuza ku Ssebulime

Added 27th March 2019

EBIBUUZO 7 NANTABA BYE YEEBUUZA

 Minisita Nantaba

Minisita Nantaba

1 Bw'aba ng'omusajja eyabadde amuwondera teyabadde na musango lwaki yabadde adduka, lwaki teyayimiridde nga bamuyimirizza?

2 Bw'aba nga yabadde agenda kukyalira baana e Kabimbiri lwaki bwe baamulagiridde yayiseewo buyisi n'agenda e Ssinda we yabadde asimbye mmotoka ye?

3 Lwaki yakyuse ng'amaze okuyita ku mmotoka ye n'avuga ku misinde emitono nga bamuteeberezza okuddamu okwegeza mu minisita?

4 Lwaki yavuze okuva e Ssinda okutuuka e Naggalama n'aweta okugenda e Naggojje bw'aba nga yabadde atuuse e Kabimbiri we yabadde agenda?

5 Lwaki yadduse ku mmotoka za poliisi ezaabadde zimugoba, lwaki teyayimiridde n'alaga nti talina buzibu bwonna? 6 Pikipiki bwe yatomedde akafunvu ne bagwa, lwaki baddukidde mu kibira ng'emmotoka ya poliisi ebatuuseeko, lwaki tebaayimiridde ne beewozaako?

7 Ani yawadde ekiragiro okukuba omusajja amasasi ng'ate baabadde bamaze okumukwata?

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...

Bazzukulu b’omugenzi Bangirana ne bakadde baabwe nga bassa ekimuli ku ssaanduuke y’omugenzi. Mu katono ye mugenzi Bangirana.

Eyawangudde mu kamyufu e Bu...

CANON Alfred Bangirana 71, eyawangudde okukwata bendera ya NRM ku bwassentebe bwa disitulikiti y’e Bushenyi yasangiddwa...

Nantale ne Batulumaayo

Ow'emyaka 77 alumirizza muk...

MUSAJJAMUKULU ow’emyaaka 77, omutuuze ku kyalo Kyambizzi ekisangibwa e Mwererwe-Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso...

Kiwanda ( ku kkono), Katikkiro Mayiga ne Ruth Nankabirwa nga bali e Mmengo.

Ekyatutte Kiwanda ne Nankab...

EYAAKALONDEBWA ku bumyuka bwassentebe wa NRM atwala Buganda, Godfrey Kiwanda asitudde ttiimu y’aba NRM omuli ne...

Kibalama ne Kyagulanyi nga bagasimbaganye mu kkooti

Bobi ne Kibalama bagasimbag...

Eyali akulira ekibiina kya National Unity Reconciliation and Development Party [NURP] ekyakyusibwa ne kifuulibwa...