TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU BINO.

BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NG'ALIMU BINO.

Added 4th April 2019

Bobi Wine n’abooludda oluvuganya bakkaanyizza okusimbawo omuntu omu. Basazeewo okusuula Dr. Kiiza Besigye. Mulimu omusiguze asse muk’omusajja olw’okumuwaanira bba.

Bobi Wine n'abooludda oluvuganya bakkaanyizza okusimbawo omuntu omu. Basazeewo okusuula Dr. Kiiza Besigye.

Mulimu omusiguze asse muk'omusajja olw'okumuwaanira bba.

Otafiire avuddeyo ku bya Minisita Nantaba okweyanjula ku poliisi.

Mu Ssanyuka ne wiikendi. Mulimu abayimbi abazze bayita mu buufu bwa Fresh Kid ow'emyaka 7 era tukugattiddeko abakulembeze ne bannaddiini bye boogera ku Fresh Kid. Byonna mu Bukedde w'Olwokutaano.

Mu Byemizannyo: Tukulaze bassita ba ManU omutendesi b'atadde ku lukalala okugoba n'ensonga ezibagobezza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...