TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Asabye Abasiraamu mu Wakiso okukkiriza enkyukakyuka mu bukulembeze

Asabye Abasiraamu mu Wakiso okukkiriza enkyukakyuka mu bukulembeze

Added 15th April 2019

Asabye Abasiraamu mu Wakiso okukkiriza enkyukakyuka mu bukulembeze

SSENTEBE w'Abasiraamu mu disitulikiti ya Wakiso, Hajji Edirisa Ssesanga Magala asabye abakkiriza mu disitulikiti eno okukkiriza enkyukakyuka empya mu bukulembeze bw'Abasiraamu mu Wakiso.

Yabadde mu lukiiko oluteekateeka okutuuza disitulikiti khadi omupya ku ssomero lya Hillside Nursery P/S e Wakiso ku Lwokuna. Kyaddiridde Abasiraamu okulonda abakulembeze abapya okuli ssentebe, Hajji Ssesanga ne disitulikiti khadi Sheikh Matovu.

Yagambye ng'obukulembeze obupya bwe bugenda okutumbula eddiini y'Obusiraamu mu disitulikiti eno.

Asabye gavumenti eveeyo ebayambe ku mulimu gw'okuzimba omuzikiti e Wakiso awagenda okubeera ekitebe ky'Obusiraamu nga beetaaga obukadde 350. Omumyuka wa disitulikiti khadi, Elias Kigozi asabye Abasiraamu okwegatta.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mmotoka ya minisita Atwoki eyakubiddwa amasasi.

Minisita asimattuse amasasi

Minisita omubeezi avunaanyizibwa ku byenfuna mu offiisi y'omumyuka wa Pulezidenti, Dr Baltazar Kasirivu-Atwooki,...

Kiddu (ku kkono) ne munne.

Bannabyamizannyo abattiddwa...

Nga December 30 omwaka oguwedde, abantu abatamanyiddwa baasindiridde Isaac 'Zebra' Senyange, eyaliko kapiteeni...

Sserunjogi ng’alaga ebintu by’atonaatona omuli essaati, ebikopo n’ebirala ebikozesebwa mu kunoonya obululu okusikiriza abalonzi.

Sserunjogi kkampeyini aziko...

AWAGWA ekku tewabula kalondererwa, ekiseera kya kkampeyini bangi bakikozesezza okuyiiya ssente era gubeera mugano...

Ssentebe Andrew Kasatiiro ng'agezaako okunnyonnyola abaatafunye butimba.

Ab'e Jinja Kalooli batabuki...

Abatuuze b'e Jinja Kalooli mu Wakiso beeweereza ebisongovu n'abakulembeze baabwe lwa butabawa butimba bwa nsiri....

Kasibante ku mpingu  ng'akwatiddwa.

Agambibwa okugezaako okufum...

OMUSUUBUZI   aloopye omuvubuka ku poliisi n'amulumiriza  okumuggyiraayo ekiso amufumite abaduukirize ne bamutaasa....