TOP

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa

Added 24th April 2019

Eby'okwerinda byongedde okunywezebwa

Fred Enang

Fred Enang

ABEEBYOKWERINDA mu Uganda bongedde okunyweza ebyokwerinda oluvannyuma lw'abatujju b'akabinja ka ISIS ne Islamic State of Iraq basatu okwagala okwesogga eggwanga nga bayita ku nsalo ya Uganda ne Congo.

Mu biseera by'Amazuukira aba ISISI baalangiridde nti, be baakoze obulumbaganyi ku Bovata mu kabuga k'e Beni mu bukiikaddyo bwa Kivu omwafiiridde bannansi ba Congo munaana.

Abeebyokerinda baafunye amawulire nti abatujju basatu okuli n'omukyala okuva mu nkambi ya ISIS nga bakulembedwaamu Rashid Abdul Tawab baabadde baagala kuyingira Uganda. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga yagambye nti, poliisi nneetegefu okusaanyaawo enkambi z'abatujju mu ggwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minisita Nabakooba

Abawala b'amassomero abafu...

OMUWENDO gw’abaana abato abafuna embuto mu kiseera ky’omuggalo gw’okwerinda obulwadde bwa ssenyiga gweyongedde...

Wakiso Giants esudde 2

WAKISO GIANTS FC mu liigi ya babinywera esazizzaamu endagaano z’abasambi babiri ezibadde zibuzaako emyaka ebiri...

Janet Museveni asimbudde tt...

MINISITA w’ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni asibiridde entanda ttiimu y’eggwanga ey’abaddusi bw'abade agisimbula...

Abakulembeze baloopedde Kis...

ABATUUZE mu Kisenyi n’abasuubuzi abatundira ebyamaguzi ku nguudo balaajanidde dayirekita wa Kampala omuggya Dorothy...

Amasannyalaze gakubye babir...

Entiisa yabuutikidde abatuuze ku kyalo Wantoni mu Mukono Central division, Mukono munisipaali, abasajja babiri...