TOP

Muka Paasita Bujingo ayise bba akomewo awaka

Added 1st May 2019

Mukyala wa Bugingo naye alemeddeko n’ategeeza nti teri kwawukana nga Bugingo takuhhaanyizza bantu bonna abaaliwo ku mbaga yaabwe.

  Enju ya Bugingo mwe yavudde n’alekamu mukyala we. Esangibwa Kitende ku lw’e Ntebe.

Enju ya Bugingo mwe yavudde n’alekamu mukyala we. Esangibwa Kitende ku lw’e Ntebe.

Teddy Naluswa Bugingo eyasangiddwa mu maka gaabwe e Kitende ku lw'e Ntebe yagambye nti, bba yamusaba baawukane ye n'agaana kwe kutandika okumutiisatiisa nti agenda kumuwaayiriza nga bw'ayagala okubba ettaka ly'ekkanisa.

Agambye ye talina buzibu na bba era ayagala akomewo awaka kubanga yamusonyiwa.

Yagambye nti Bugingo yafuuka nnakyemalira tayagala kuwabulwa ku buli nsonga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu