TOP

Oba tokola bicupuli kiki ekikuddusa

Added 5th May 2019

Oba tokola bicupuli kiki ekikuddusa

ONO omusajja olwalengedde ab'ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuwandiisa obwannannyini ku biyiiye n'amanya nti giwunye. Yalabirizza abasajja bano nga bayingira edduuka mw'akolera n'abayita mu nkwawa ne yeemulula mpola n'ateekako kakokola tondeka nnyuma.

Kyokka gye yayitidde nga nayo baateeze dda kwe kumutaayiza ne bamukwata. Bwe baamubuuzizza ekimuddusa n'awoza nti bwe yabalabye n'agwamu ekidumusi era we baamukwatidde yabadde agenda mmanju kwetereeza.

Yabadde agezaako okubeesimattulako ne bamunyweza. Abakulu bano baakoze ekikwekweto ku nguudo bbiri okuli Nasser ne Nkurumah. Obwedda basalako amaduuka ne batalaaga obusenge n'okulinnya waggulu mu siiringi obwedda gye basanga abamu nga batabula langi gye beeyambisa okucupula ebintu ebitali bimu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssebaggala omu ku battiddwa

Abasudan ab'emmundu bawamby...

AKABINJA ka bannansi ba South Sudan ababagalidde emmundu bawambye Bannayuganda abavuga loole ezitwalayo amatooke,...

Ab'amasomero g'obwannannyin...

ABAKULIRA amasomero g’obwanannyini bateegezezza nga bwebetegese okuddamu okusomesa abaana.

NABILLAH ABUUZIZZA ABA FDC ...

Mercy Walukamba, akulira akakiiko k’ebyekulonda mu kibiina kya NUP, yalangiridde Nabillah ku buwanguzi oluvannyuma...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...