TOP

Omukka gusse omwana

Added 7th May 2019

OMWANA ow’emyaka ebiri afiiridde mu nnyumba banne abalala babiri okuli ne maama waabwe ne batwalibwa mu ddwaaliro oluvannyuma lw’okuziyira okwavudde ku ssigiri maama waabwe kw’abadde asiikira amandaazi munda mu kazigo mwe basula.

 Namwanje ng’ayaziirana olw’omwana we okufa.

Namwanje ng’ayaziirana olw’omwana we okufa.

Bino bibaddewo mu kiro ekyakeesezza olwa Mmande ku kyalo Nakifuma West mu Town Council ya Nakifuma - Naggalama e Mukono.

Omwana Rihana Nakachwa yafudde ekiziyiro ekyavudde ku mukka ogwabuutikidde ennyumba ku ssaawa nga 10:00 ez'ekiro ng'abaana beebase.

Abaana abalala okuli; Rina Namatovu 4 ne Linda Nalwadde 11 baddusiddwa mu ddwaaliro ng'embeera mbi okuli ne maama waabwe Annet Namwanje kyokka nga ye yasiibuddwa ng'ateredde.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Obwongo bw'abaana abadda ku...

OLUVANNYUMA lwa Gavumenti okulangirira nti abayizi abamu baddyo okusoma nga October 15, 2020, abazadde baatandise...

Abaana nga balaba ttivvi.

Engeri omuzadde gy'olambika...

MU mbeera eno ng’abayizi basomera ku ttivvi kitegeeza nti ebbanga abaana lye bamala ku ttivvi lyeyongera. Ng’oggyeeko...

VAR y'asinga amazima

Batunuulira nnyo ebisobyo mu ntabwe omuva okugaba peneti oba okugiggyawo, okugiddamu nga waliwo ekisobyo ekikoleddwa...

Dr. Donald Rukare (ku kkono) ne David Katende.

'Gavt. terina ssente zikebe...

ABAKUNGU b'ebibiina by'emizannyo bannyogogedde e Lugogo, Gavumenti bwe yakabatemye nti tejja kubawa ssente zikebeza...

Moses Magogo, Pulezidenti wa FUFA

FUFA eweze ttiimu okutendek...

FUFA eweze ttiimu zonna okutendekebwa n’okuzannya omupiira kagube gwa mukwano. Ekiragiro kino kikola okutuusa nga...