TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Paasita Bugingo kirabika aliko ekikyamu - Bugembe

Paasita Bugingo kirabika aliko ekikyamu - Bugembe

Added 14th May 2019

Paasita Wilson Bugembe agambye nti alowooza nga Bugingo aliko ekikyamu kubanga “omuntu ali ku ddaala ly’omusumba toyinza kuvuma basumba banno n’obayita kkapa, abalala n’obayita mmese oba okubavuma obusiru.”

 Paasita Bugingo ne Paasita Bugembe

Paasita Bugingo ne Paasita Bugembe

Paasita Wilson Bugembe agambye nti alowooza nga Bugingo aliko ekikyamu kubanga "omuntu ali ku ddaala ly'omusumba toyinza kuvuma basumba banno n'obayita kkapa, abalala n'obayita mmese oba okubavuma obusiru."

N'agattako: Ssandimusuubidde kuvuma mukazi we mu lujjudde. Wadde okwogera ensonga z'omu maka ge.

Naye olaba n'ebyewuwe abyogera, awo waliwo ekikyamu.

"Kati nange ayinza okunvuma. Ekituufu Bugingo alina amalala agavudde ku ssente ennyingi z'alina ezimusumbuwa. Bulijjo amawulire agakola avuma basumba.

Kyewuunyisa okuba nga ye yennyini yeekozeeko amawulire", bwe yategeezezza ku pulogulaamu ya "Mission 3:16" ebeera ku NBS ku Ssande ku makya.

Pulogulaamu ekubirizibwa Olivia Ziwa

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...