TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ddereeva gwe baasibye alumirizza omumyuka wa ssentebe okumusibisa

Ddereeva gwe baasibye alumirizza omumyuka wa ssentebe okumusibisa

Added 21st May 2019

BADDEREEVA ba takisi abakolera ku siteegi y’e Busega Northern By-pass, basabye Pulezidenti Museveni abayambe ku bakulembeze be bagamba nti basusse okubatulugunya nga babakuba n’okubasibisa awatali nsonga.

 Christopher Lusiba Golola ng’ayogera mu lukiiko.

Christopher Lusiba Golola ng’ayogera mu lukiiko.

Baddereeva baasinzidde mu lukiiko lwe baatuuzizza e Busega ne bategeeza nga bwe bakooye ejjoogo ly'omumyuka wa ssentebe Julius Balemeezi gwe baalumirizza okubeera n'ebibinja by'abavubuka ekibakuba emiggo buli lwe baba n'obutakkaanya mu mulimu gwa takisi.

Christopher Golola abadde amaze e Luzira emyezi ena yannyonnyodde obulumi bw'ayiseemu olwa Balemeezi omumusibisa.

Balemeezi yeegaanyi ebimwogerwako n'agamba nti ababyogera boonoona linnya lye kubanga aba takisi tebalinabuzibu naye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ebiragiro by'akakiiko k'ama...

EBIRAGIRO by'akakiiko k'amasaza bitemyemu abaddukanya ttiimu ezenjawulo ng'abamu babiwagira ,ate ng'abalala bawera...

Aba akeedi bawanjagidde Gav...

ABAKULEMBEZE ba KACITA balabudde nti bavudde ku nkola y'akakiiko akassibwaawo okulambula akeedi mu Kampala okukakasa...

Dr. Emmanuel Diini Kisembo eyaloopa omusango gw'ebyokulonda

Omusango ogwawaabirwa akaki...

KKOOTI enkulu etuula ku Kizimbe kya Twed Towers mu Kampala etandise okuwulira omusango ogwawaabirwa akakiiko k'ebyokulonda...

Omubaka Kato ekyenda bakizz...

OMUBAKA Kato Lubwama owa Lubaga South asulirira kusiibulwa oluvanyuma lw’ekyenda ekibadde kikuumirwa ebweru w’olubuto...

Kajoba azzeemu okukwatagana...

Ku wiikendi Vipers SC yawadde omutendesi Kiwanuka endagaano ya myaka ebiri okumyuka omutendesi Fred Kajoba ng’ono...