TOP

Mutabaazi abasekeredde

Added 24th May 2019

Mutabaazi abasekeredde

SSENTEBE wa disitulikiti y'e Lwengo, George Mutabaazi asekeredde abantu abamalira obudde mu byobufuzi n'eddiini nga bwe boolekedde okutondoka olw'enjala. "Twajjiddwa enzikiriza ezimu.

Omuntu alina amagezi n'omala kumpi essaawa ttaano nnambirira ng'oli mu kusaba? Ensiko n'ebatuuka ne mu mulyango! Muggya wa ssente z'ekimu eky'ekkumi nga temukola?" Mutabaazi bwe yeebuuzizza.

Yabadde ku kyalo Makondo mu ggombolola y'e Ndagwe mu maka ga ssentebe w'ekyalo kino Francis Kiyimba mu lukuhhaana lw'abalimi abeegattira mu kibiina kya Makondo Farmers Group.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sheikh Nuhu Muzaata.

Kitalo: Sheikh Nuhu Muzaata...

Sheikh Nuhu Muzaata afudde ku Lwokutaano nga November 4, 2020. "Innalilahi wainailayhi Rajoun? Sheikh Nuhu...

Sheikh Muzaata

Kitalo Sheikh Muzaata afudde

 KITALO SHEIKH MUZAATA AFUDDE Kitalo! Sheikh Nuhu Muzaata Bbate afudde!. Ono abadde mu ddwaaliro ya International...

Harriet Nakwedde eyagenze okulambula ku Bukirwa mu ddwaaliro.

Maama eyakubwa ttiyaggaasi ...

MAAMA w'abaana Justine Bukirwa 45, eyakubwa akakebe ka ttiyaggaasi mu mbugo ne kamwabikiramu, avundira mu kalwaliro...

Basajja ba Bobi be baakubyemu ttiyaggaasi nga babuna emiwabo.

Nobert Aliho musajja wa Bob...

Abawagizi ba Bobi Wine ababadde batambulira ku kabangali bakiguddeko poliisi bwebakubyemu obukebe bwa ttiyaggaasi...

Salvado ne Daphine nga bakung'aanya ebirabo.

Kazannyirizi Salvado ne Dap...

Kazannyirizi Salvado akiggadde mu sitayiro. Akubye kabiite we Daphine embaga ne yewaana. '' sikyali mu kiraasi...