TOP

14 bafunye obudinkoni

Added 27th May 2019

14 bafunye obudinkoni

Abafunye obudinkoni mu Hoima n'e Masindi bakubiriziddwa okugumira ebizibu n'okusoomoozebwa okuli mu buweereza kuba abamu ku be bagenda okuweereza batomera nga ndiga.

Babategeezezza nti abamu ku bantu gye bagenda okukolera ebyabwe byabalema ng'ebizibu bingi kyokka banguyirwa okuvumirira eby'abalala mu kkanisa.

Bino byayogeddwa Bp. George William Kasangaki owa Masindi Kitara Diocess mu kusaba kw'okwebaza olw'abaafunye obudinkoni mu Lutikko e Masindi. Baabadde 14 okuli Rev. Dikoni Irumba Siira.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kasasa ng'ali mu ddwaaliro e Masaka.

Kasasa ebbanja lw'eddwaalir...

Omuyimbi Disan Kasasa adduse ku kitanda ayimbire Mukasa awone ebbanja ly'eddwaaliro. Omuyimbi ono era omuzannyi...

Pulezidenti Museveni ng’atuuka e Sironko gye yasisinkanidde abakulembeze ba NRM okuva e Sironko ne Bulambuli ku ssomero lya Masaba SSS.

Museveni asuubizza okuyamba...

PULEZIDENTI Museveni asuubizza okussa mu bajeti y'eggwanga ssente ez'okudduukirira abasuubuzi ne bannannyini bizinensi...

Bobi wine ng'atambula n'abawagizi be e Nakasongola.

Abawagizi ba Bobi Wine aban...

Bobi Wine n'abawagizi batabuse ne poliisi oluvannyuma kw'okubawa ekifo ekyewala okukubiramu kampeyini olubigaanye...

Abakugu nga bakebera abavubuka.

Abavubuka babaleetedde akuu...

ABASAWO okuva mu ddwaaliro ly'e Kisugu n'abakungu mu kitongole kya Amerika ekya PEPFAR ne gavumenti batongozza...

Bazadde ba Amos Ssegawa 15, okuli Hajarah Nakitto ne taata we omuto Meddie Ssemugenyi nga bannyonnyola ow’akakiiko k’eddembe ly’obuntu Juliet Logose engeri gye baatemuddemu omwana waabwe.

Be battidde abantu baabwe m...

MAAMA w'omuyizi wa Lubiri SS- Buloba, Amos Ssegawa 15, eyakubiddwaa essasi ng'ayita mu kibuga wakati mu kwekalakaasa...