TOP

EBIKULU MU BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA

Added 31st May 2019

Awakanya Pulezidenti Paul Kagame owa Rwanda bamuttidde mu South Afrika mu bakambwe. Paasita Bugingo attunse ne mukyala we Teddy mu kkooti. Tukulaze engeri Teddy gy’alemeddeko.

BUKEDDE W'OLWOMUKAAGA YAFULUMYE DDA NG'ALIMU GANO

Polof. Bukenya ayanukudde mukyala we ayagala kkooti ebaawukanye n'ategeeza nga bw'atali faaza atakwana.

Paasita Bugingo attunse ne mukyala we Teddy mu kkooti.  Tukulaze engeri Teddy gy'alemeddeko.

Mulimu ebituukiddwaako Omulabirizi Wilberforce Kityo Luwalira mu myaka 10 gy'amaze e Namirembe.

By'akoze n'ebimusoomozza bissiddwa mu miko 8 be ddu. Byonna mu Bukedde w'Olwomukaaga.

Mu Byemizannyo: Tukukubidde ttooki mu nsiike ya Spurs ne Liverpool bwe banaaba battunka mu fayinolo ya Champions League ne tukulaga buli ttiimu w'erina enkizo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...