TOP

Kansala bamuvunaanye okufera obukadde 62

Added 7th June 2019

KANSALA Fred Nsajja Musonge akiikirira eggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono amaaso gamumyuse bw’akwatiddwa ku misango gy’okufera Emmanuel Isanga nnanyini ssomero lya Greenvine College e Kayunga obukadde 62.

Bya Musasi waffe
 
KANSALA Fred Nsajja Musonge akiikirira eggombolola y'e Nama mu disitulikiti y'e Mukono amaaso gamumyuse bw'akwatiddwa ku misango gy'okufera Emmanuel Isanga nnanyini ssomero lya Greenvine College e Kayunga obukadde 62.
 
Nsajja yeefuula omusuubuzi wa mmotoka n'alimba Isanga nga bwe yali agenda kumuguza Prado TX natagimuguza nga kati wayiseewo emyaka esatu.
 
Nsajja yasimbiddwa mu maaso g'Omulamuzi Wilson Wandera n'avunaanibwa omusango gw'okufuna ssente mu lukujjukujju.
 
Nsajja yeegayiridde Isanga ne looya we wabula ne bamulagira akole kimu kya kusasula
ssente ezimubanjibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...