TOP

Abatuuze batabukidde ssentebe lwa mupangisa

Added 12th June 2019

Abatuuze batabukidde ssentebe lwa mupangisa

SSENTEBE awonye okugajambulwa abatuuze bw'abadde abalemesa okufulumya ebintu by'omupangisa amaze ebbaga nga tasasula.

Ssentebe Wilington Sserebe ow'e Kikandwa mu ggombolola y'e Kakiri e Wakiso ye yawonye okugajambulwa bwe yabadde alemesa okufulumya omupangisa amaze emyezi munaana nga tasasula.

Nga bakulembeddwaamu nnannyini nnyumba, Getrude Nalwoga baategeezezza nti omupangisa Bonny Ayera yasenga ku nnyumba omwaka oguwedde nga yali alina okusasula 100,000/- buli mwezi wabula omwezi gwe yayingira gwokka gwe yasasulako.

Ssentebe yabadde asaba abatuuze ensonga okuzikwata empola kyokka ne bamutabukira nga balowooza nti awolereza omupangisa ng'ate baabadde baagala abaviire

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo