TOP

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

Added 18th June 2019

Ebbakuli enfunda ewa omusajja amaanyi

ENSONGA yeekuusa ku nnyonyoogeze. Era nga kino kye kimu ku bikulu ebireetera abasajja okumatira nga bali mu kaboozi. Banoonya nnyo ekibawa ennyonyoogeze okusobola okumatira.

Kubanga buli lw'afuna kino aba ng'afunye amuweeweese; yenna ebinywa ne bita n'aweweera. Jjukira oluusi okufuna akaboozi aba ayise mu kwereega ng'omukazi akyeremye. Naye bw'asanga ebbakuli enfunda, kiba nga ekimunaazizzaako ebizibu byonna by'ayiseemu. Kuno kwe bagatta n'okwagala okufuna ebbugumu.

Kale bino byonna babifuna ng'ebbakuli y'omukazi nfunda ng'ebamiima nga bali mu kigwo. Era bwe babisanga kye bayita obuwoomi. Kati omukazi ky'ava alina okufi irawo okulaba nga akuuma ebbakuli ye nga nfunda.

Kubanga gy'ekomye okuba enfunda, gyejja okukomya okumiima enkasi y'omwagalwa we, afune obuwoomi n'amaanyi ag'ekigwo bombi basobole okutuuka ku ntikko. Omusajja amatidde mu mbeera eno, azzaako ebintu bingi omuli n'okusumulula waleti.

Kati nno omukazi ky'ava alina okufi irawo okulaba nga akola kyonna ekisoboka nga okukyalira ensiko, n'okunaaba emiddo egifunza wamberi we agende okujjula oluwombo lwe nga lunyuvu.

Naye bw'ateefaako, ebbakuli efuuka empompogoma. Nga kino kitegeeza nti omusajja tajja kufuna ebyo bye twogeddeko. Abakazi bangi abawoza omusajja yajja lumu n'atadda, eno y'etera okuba ensonga emu ku ezo eyinza okuba nga yaleese embeteza. Ate omusajja bw'asanga ebbakuli engazi, ekimujjira mu bwongo kye ky'okuba nti oluwombo lw'omukazi ono balutaagudde nnyo emirundi mingi.

Ate nga teri ayagala kukomba kibya kye bakozezzaamu. Kale yebbika emmeeme ekiyinza okumuleetera n'okubulwa amaanyi g'ekisajja. Kale abakazi mwefeeko muleme kudiba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ba Kansala ku district e Ki...

Ba Kansala ku district e Kiboga bakubye ebituli mu budget ya District

Emitimbagano gya Vision Gro...

Emitimbagano gya Vision Group okuli ogwa bukedde.co.ug ne newvision.co.ug gyakuggalawo ku wiikendi eno okutandika...

Ensonga za Brian White ez'o...

Ensonga za Brian White ez'okkabasanya abaali abakozi be zisajjuse

Engeri akasaawe k'e Mulago ...

Engeri akasaawe k'e Mulago gye kaalera Jimmy Kirunda

 Poliisi n’abatuuze nga bateeka omulambo gwa Mukiibi ku kabangali.

Afiiridde mu kibanda kya fi...

Afiiridde mu kibanda kya firimu e Mukono