TOP

Bukedde w'enkya akuleetedde ebikwata ku baana

Added 19th June 2019

Bukedde w’enkya akuleetedde ebikwata ku baana

ABAANA ly'essanyu lya buli muzadde naye okusoomoozebwa kungi abazadde kwe bayitamu okubazaala n'okubakuza. Okusoomoozebwa kuno kwe kuvaako abazadde okugamba nti buli mwana ajja bubwe era nti okuzaala tekuyigika.

Bukedde mu kaweefube w'okuyamba abazadde okuyiga ebikwata ku kuzaala basobole okuzaala n'okukuza abaana abalamu obulungi w'asinzidde n'akuleetera emboozi ez'enjawulo ku ndabirira n'enkuza y'abaana mu Bukedde w'enkya, ku Lwokuna.

Ekigendererwa ky'emboozi zino ez'enjawulo ku baana kwe kumanyisa abasomi engeri gye weeteekateeka nga tonnazaala, bw'oyinza okufuna ekika ky'omwana gw'oyagala ng'obala bubazi nnaku kw'ofunira olubuto, bw'olabirira omwana ali mu lubuto, endwadde z'abaana ne bw'oziziyiza ng'omwana tannazaalibwa.

Mulimu n'ebintu omuzadde by'asobola okuyigiriza omwana ng'akyali mu lubuto, engeri ebitundu by'omwana gye bigenda byetonda kimu ku kimu ng'ali mu lubuto, n'ebirala ntoko by'otosaanye kusubwa mu ttu lya Bukedde lino eriyitibwa Omwana Wange erinaafuluma enkya ku Lwokuna. Keera weekwate koppi yo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.