TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusango gwa Paasita Bugingo ne mukyala we Naluswa

Omusango gwa Paasita Bugingo ne mukyala we Naluswa

Added 2nd July 2019

OMUSANGO gwa Paasita Aloysius Bugingo ne mukyala we Teddy Naluswa Bugingo gutandikidde mu nkalu mu kkooti e Kajjansi buli ludda bwe lugaanye okukkiriziganya n’olulala ku ngeri omusango gye gulina okukwatibwamu.

 Teddy Bugingo ng'ayogeramu ne balooya be  ku kkooti e Kajjansi.

Teddy Bugingo ng'ayogeramu ne balooya be ku kkooti e Kajjansi.

OMUSANGO gwa Paasita Aloysius Bugingo ne mukyala we Teddy Naluswa Bugingo gutandikidde mu nkalu mu kkooti e Kajjansi buli ludda bwe lugaanye okukkiriziganya n'olulala ku ngeri omusango gye gulina okukwatibwamu.

Bugingo yaddukira mu kkooti n'agisaba okumugattulula ne mukyala we Naluswa ng'ategeeza nga bwatakyayinza kumugumiikiriza olw'empisa ze yali atandise okumuyisaamu.

Omulamuzi wa kkooti ento e Kajjansi, Mary Babirye ayongeddeyo okuwulira omusango guno okutuusa nga July 5, 2019 era n'abasaba lwe bakomawo babeere nga bamaze okumuwa kye basazeewo ku kya kkooti okuwulira ensonga zino mu kyama oba mu lujjudde.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugagga Ham eyakulembeddemu bannanyini bizimbe mu lukiiko ne Amelia Kyambadde

Bannanyini bizimbe balemedd...

AKAKIIKO kebassaawo okubaga ebinaagobererwa kisobozese okuggulawo akeedi z’omu Kampala kamalirizza lipooti eno...

Jackson Musisi kitunzi w'essaza lya Gomba ku kkono ng'akwasa Mansoor Kamoga obuvunaanyizibwa bw'essaza

Aba ttiimu y'essaza lya Gom...

OLUVANNYUMA lw’ Essaza lya Gomba okusaasaanya ssente empitirivu mu kugula abazannyi, abakungu baalyo bafunyemu...

Omutendesi Bamweyana ng'assa ku ndagaano omukono

Omutendesi Bamweyana olwega...

OMUTENDESI omuggya owa Wakiso Giants FC mu Star times Uganda Premier League, Douglas Bamweyana asuubizza omupiira...

Bryan White kati asizza ku ku byuma

Bryan White mulwadde muyi: ...

Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye...

Kato Lubwama nga tebannamulongoosa

Omubaka Kato Lubwama bamulo...

OMUBAKA Kato Lubwama ( Lubaga South) amaze essaawa ssatu mu sweeta ng'abasawo bamulongoosa n'okumwekebegya omulundi...