TOP

Namutebi yajja nga kirabo gyendi

Added 11th July 2019

Namutebi yajja nga kirabo gyendi

 Kibirango

Kibirango

WADDE abantu bangi omukwano n'obufumbo babifuniddemu ebisago bingi n'ebinuubulae nga n'abamu tebaagala kwetunulako nga baawukanye.

Embeera eno enzibu ereetera n'abamu okweggya mu bulamu bw'ensi ate abalala babeera mu kwesiima olwokwagala kwe balimu.

Nze Michael Kibirango, mbeera Baamunaanika e Luweero. Ndi musuubuzi. Ndi mu mbeera ya kwesiima oluvannyuma lw'okufuna omwagala antegeera obulungi era akoze ekyamaanyi okukyusa obulamu bwange.

Ono yanneerabiza abawala abalala be nnasookerako abammennya omutima katono banzigye ku by'okuganza. Nasisinkana ne Teddy mu 2017 nga namusanga ku kabaga akamu gye twesiimira era omukwano ne gutandikira awo n'okutuusa kati tewali ayagala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...