TOP

Bajjo oluyimbiddwa asoose kusaba mmeere

Added 11th July 2019

Bajjo oluyimbuddwa okuva e Luzira asibidde mu kirabo kya mmere kweggyako njala y'e kkomera

 Bajjo nga bamuyimbudde

Bajjo nga bamuyimbudde

NGA tanatuuka na waka kumunaaza ko bisiraani bya kkomera, Andrew Mukasa amanyiddwa nga Bajjo owa Bajjo Events asoose ku Magic parking kulya mmere era eno obwedda abamulaba nga atudde ku sowaani y'emmere bogera kimu "wama mwana sooka weggyeko enjala y'e Luzira..."

Bajjo munnakisinde kya ‘People Power' amaze omwezi mu kkomera e Luzira ku misango ebiri okuli: ogw'okukuma omuliro mu bantu n'okwogera ebigambo ebigendereddwaamu okunyiiza omukulembeze w'eggwanga,

 ajjo ngalya emmere Bajjo ng'alya emmere

Ayimbuddwa leero omulamuzi Stella Amabirisi owa kkooti ya Buganda Road ku kakalu ka Bukadde 4 ate abamweyimiridde okuli Abby Musinguzi (Abitex), Moses Bigirwa ne Matovu Junior balagiddwa okusasula obukadde 20 buli omu ezitali za buliwo.

Mu kwogerako eri bannamawulire ono asoose kwebaza bantu abamubereddewo ng'enjogera y'ennaku zino oluvannyuma ategezezza nga okumusiba bwekitagenda kumujja ku mulamwa gw'okulwanirira eddembe lye ne Bannayuganda abalala

 ajjo ne ullfigure Bajjo ne Fullfigure

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nantume ng'akaaba

Nantume atulise n'akaaba bw...

Omuyimbi Moureen Nantume atulise n'akaaba bw'ajjukidde engeri Katonda gye yamuggya mu bwayaaya n'amufuula sereebu...

Kangave ne Deborah nga bamema

Eyali omwogezi wa Poliisi a...

Eyali omwogezi wa poliisi mu bitundu okuli e Luweero ne Masaka, Paul Kangave ayanjuddwa mu bazadde ba mukyalawe...

Katikkiro Charles Peter Mayiga n'omuyimbi Carol Nantongo

Carol Nantongo afe essanyu ...

OMUYIMBI Carlo Nantongo kate afe essanyu Katikkiro Charles Peter Mayiga bwe yamuwaanye nti ayimba ‘ebiriyo'. ...

Nina Roz ne Daddy Andre nga bamema

Nina Roz asekeredde abamuye...

" NG'ENZE ne Andre abalala bali ku byabwe. Okukyala kuwedde kati mulinde kwanjula na mbaga," bwatyo omuyimbi Nina...

Oba Daddy Andre ne Nina Roz...

Getwakafuna ge g’omuyimbi ow’erinnya Daddy Andre alabikidde mu bifaananyi ku mukutu gwa Twitter ng’ali n’omuyimbi...