TOP

Fresh Daddy yeepikira Desire Luzinda

Added 24th July 2019

Fresh Daddy taata wa Fresh Kid ennaku zino asula alogootana Desire Luzinda ow'ekitone. Luzinda amwambalidde ku ky'okumwegwanyiza.

 Fresh Daddy ne Desire

Fresh Daddy ne Desire

Paul Mutabaazi eyeeyita Fresh Daddy abamu gwe bayita ‘mazike' olwa oluyimba lwe mazike awuulira  awaava maama wa Fresh Kid kafuse sereebu kati ayagala kuzaawo Desire Luzinda.  

Bwe yabadde ku Ttiivi emu  bamubuuzizza omukyala gwe yeegomba gwe yandiyagadde okuwasa mu bwangu yazzeemu kimu nti Desire Luzinda.

Bwe bamubuuzizza ensonga lwaki amwegwanyiza yazzeemu nti " anti ekitone namwe mwakiraba tutambula ne bye tulabyeko Desire alina buli kimu kyenjagala…."

Wabula Desire ali mu Amerika gye yadda bino olwamugudde mu matu, yasazewo okwanukula Fresh Daddy era ng'ayita ku mukutu gwe ogwa Face book yamulabudde nti

"Ebyekitone wandibyesonyiye bijja kukutulira bwerere taata wange."

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

RDC ng'ayogera eri abantu.

Ab'e Bukomansimbi mwewale e...

Omubaka wa Pulezidenti mu disitulikiti y'e Bukomansimbi, Yahaya Kakooza alabudde abantu b'e Bukomansimbi obutetantala...

Isma yeetondedde Full Figur...

Isma abeera ku mikutu gya sosolo midiya ng'ayogerera banne amafuukule kyaddaaki yeetondedde Full Figure gwe yavuma...

Isma atabukidde Bajjo olw'o...

Isma atera okubeera ku mikutu gya sosolo midiya egy'enjawulo ng'avuma abantu n'okuboogerera ebikankana atabukidde...

Minisita ng'ayogera eri abasuubuzi.

Okulonda abakulembeze b'aka...

Okulonda kw'abakulembeze b'abasuubuzi mu katale k'e Wandegeya kuyiise abasuubuzi bwe bawakanyizza amateeka agabadde...

Abaana b’omugenzi Ssentamu mu kkooti e Mbarara.

'Pulezidenti tuyambe ku mug...

ABAANA b'omugenzi Ssentamu eyali abeera mu kibuga Mbarara nga bakulembeddwaamu omusika, Kyagulanyi Ssentamu balaajanidde...